Title of the document 💴 WIN CASH ON US 🎶NEW SONGS 🎶TRENDING
Home New Music LYRICS: Tuwunya by Fresh Kid ft The Real Dance Crew

LYRICS: Tuwunya by Fresh Kid ft The Real Dance Crew

LYRICS Tuwunya by Fresh Kid ft The Real Dance Crew

The much anticipated tune of the now popular “Muwunya” boys featuring young rapper Fresh Kid UG is finally out.

Songs writer Kabajjo Fred alias 14K Bwongo is the master brain behind the monster hit. It was produced and mastered by talented producer Eno Beats.

Here we bring to you the lyrics of the beautiful song here.

Mp3 DownloadTuwunya by Fresh Kid ft The Real Dance Crew

Listen as you follow Lyrics below

INTRO
Olutandise bwemuti nemuwunya… Munaabe ebombo
Toyinza Kuwunya!
Eno Beats

Chorus
Bwekuba kuwunya kati katuwunye mikisa, Muwunya
(Anti tuwunya)
Katubasonsoke engoma ate bazine ebigoma, Tuwunya (Anti tuwunyaaaa…)
Ne stroke mubayigirize amazina, muwunya (Laba wetuwunya hahaha….)
Nezi rap katuzisengeke line eziwunyaaa…. (Anti Tuwunyaaa…. Maaaama)

Read Also:  "Stop victim bashing, you're also romoured of bonking fellow men," Stella Nyanzi bitterly attacks Andrew Mwenda

Verse 1 – Fresh Kid

Boyi
Olutandise muti nemuwunya
Ekyo kiraga nti Mungu mwenkanya
Atamanyi manyi ga Goonya yaginenya
Okwasamya akamwa enonye oky’okugaaya

Success yoteyina formula
Tebakulimba nti tosobola kikola
Ebya Mukama tomala kwetotola
Tomala kunyirira emikisa okukuyiiraa…

Kati leka leka leka tubawunyirire
gwe tobataasa engoma tubakomerere…
Leka leka tubawunyirire, if possible ne Bombo tulibatwalire.

Chorus

Bwekuba kuwunya kati katuwunye mikisa, Muwunya
(Anti tuwunya)
Katubasonsoke engoma ate bazine ebigoma, Tuwunya (Anti tuwunyaaaa…)
Ne stroke mubayigirize amazina, muwunya (Laba wetuwunya hahaha….)
Nezi rap katuzisengeke line eziwunyaaa…. (Anti Tuwunyaaa…. Maaaama)

Verse 2 – Real Dance Crew

Read Also:  City Pastor Ssempa breaks on training Pastor Mondo cocaine usage

Real Dance Crew twafuuse njoka mubyenda
Gwandiba nga gwemukisa guno gwetwalinda … (Kituufu)
How dat Ghetto wansi mu Idinda
Nga wooba oyagala kulaba ku lunaku ffe kalenda
Lwakya nga olulala netugenda okunonya
Ensi okutulaba tuwone okutwekanya
Amafuta Mungu yatuyiira kyetutamanya
Olwali okwolesa tuti, netuwunya
Kati obuviiri tusala nabuwunya…(Kituufu)
Ekivumba twesala nakiwunya.. (Mbalaba)
Tuvimba ne Bruno K netuwunya
(14k bagambe collabo tukuba ziwinya)

Chorus
Bwekuba kuwunya kati katuwunye mikisa, Muwunya
(Anti tuwunya)
Katubasonsoke engoma ate bazine ebigoma, Tuwunya (Anti tuwunyaaaa…)
Ne stroke mubayigirize amazina, muwunya (Laba wetuwunya hahaha….)
Nezi rap katuzisengeke line eziwunyaaa…. (Anti Tuwunyaaa…. Maaaama)

Verse 3 – Real Dance Crew

Read Also:  VIDEO: Mwenda's pal Gen Muhoozi offers Sheebah heavy security to expose shameless 'Role Model' who nearly chewed her bean

Mukama nkwebaza ku embeera gy’ompisaamu
Gyensula munzikiza nga etaala teririmu
Land load ankonkona ayagala anzigyemu
Ntembeya nfune eki kumi nakyo kimbemu
wenkomya wetangemu nyambala saati emu
emikwano jikukyawa olw’okuba toliimu
jikukyawa olw’okuba gwe oyina Sirimu
Twasibiriranga lumonde ebibala niimu
Nga lwoyambadde Bidco obula obutagyijamu
Tokaaba olwokuba embeera ekyali de same
Jangu ewa Yesu onawona Sirimu
Oyatule nakamwa ebibi nabyo biveemu

Outro

Bwekuba kuwunya kati katuwunye mikisa, Muwunya
(Anti tuwunya)
Katubasonsoke engoma ate bazine ebigoma, Tuwunya (Anti tuwunyaaaa…)
Ne stroke mubayigirize amazina, muwunya (Laba wetuwunya hahaha….)
Nezi rap katuzisengeke line eziwunyaaa…. (Anti Tuwunyaaa…. Maaaama)

END

DON'T MISS!!: CLICK HERE and Subscribe for free to be Updated on Breaking Arsenal, Man Utd, Liverpool, Man City, Chelsea and other clubs' transfer news & gossip.