Home ENTERTAINMENT Ibrah K Mukasa Reveals Shocking Details About Winnie Nwagi’s Baby Daddy

Ibrah K Mukasa Reveals Shocking Details About Winnie Nwagi’s Baby Daddy

Media personality Ibrah K Mukasa has revealed more details about Winnie Nwagi’s baby daddy Bizzy Nateete.

Nwagi’s baby daddy wasn’t known by the public until yesterday when he stormed the singer’s home to demand his daughter’s Custody.

Winnie Nwagi’s baby daddy is also a singer who is trying to make it in the industry. He is still so low without followers and audience.

According to Ibrah K Mukasa, Bizzy Nateete is using the opportunity of the child as the stunt to come to the industry. He told him to politely ask for a collaboration and leave the child out of it.

Here is the full statement;

Ssebo : Bizzy Nateete

Ref/ Omulamwa : Ssaba bakuwemu Kollabo.

Nkulamusiza Ssebo Mwami Bizzy Nateete, ntwala omukisa gunno okwebaza emirimu j’okola ejenjawulo wadde nga amakungula galabika matono nnyo okusinzira ku ndabikayo.

Ngezezako okunonya enamba yo ey’essimu n’embula kwekusalawo okukozesa omukuttu gunno, era nsaba obubaka bwange bukutukeko bulungi.

Ensonga zibera nyinji nnyo lwaki abakyala batukweka abana baffe era nga okusobola okuvunuka ensonga ezo olina okubera omwegendereza ennyo.

Nzikiriza nkuuwe amageezi nga g’abwerere munange;

  1. Omukyala Winnie Nwagi genda omusaba oluyimba (Collabo) olunakuyamba okututumuka osanga onafuna akasente.
  2. Lekera okusaba okulabira omwana mu Kamera kubanga bwemwali mweesa empiki temwali mu Kamera.
  3. Yiya omulimu omulala kubanga obubonero bwonna bulaga nti oli Kikonwa kya Muziki.
  4. Todangayo kugenda Kulaba mwana nga tewetise wadde ekiddazi ki mwana akaaba.
  5. Kendeza obudde bwomala mu kuzimbya obunyama offune empeke z’obwongo “Brain Booster” anti amagezi gaba ga mutwe simugejjo.
  6. Wesonyiwe amawulire kubanga bana Uganda balabika bakuzira, okoze nnyo okumanyikwa naye biganye, luli wali ottunka ne Spice Diana, ate olulala nakulaba Otunka N’omusumba.
  7. Leekera engalo empanvu, nali nyumya ne Winnie n’ankakasa nti oli engaalo empavu ate kibera kiswazza nnyo.
  8. Bwoba oyagala Kuzza Kizadde obudde bwayitako musajja munange.

Bwolemwa amagezi g’enkuwadde, nga ogenda Kuwa Ngaato.

NB: Nsonyiwa okukozesa oluganda, naye Mukyala Nakanwangi yangamba nti Oluzungu lwakugwa Koono, era mbu lukwekubya mpi, nga kwotadde n’okukubya empiiyi.

Nsigadde Nze
Ibrah.K.Mukasa
e Nansana – Kabumbi Zooni